-
Ekyamateeka 1:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Awo ne nzirira abakulu b’ebika byammwe, abasajja ab’amagezi era abalina obumanyirivu, ne mbafuula abakulembeze bammwe, abaami ab’enkumi n’abaami ab’ebikumi n’abaami ab’amakumi ataano n’abaami ab’ekkumi n’abaami abalala ab’omu bika byammwe.+
-