Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maayi 24
WIIKI ETANDIKA MAAYI 24
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 2 Samwiri 13-15
Na. 1: 2 Samwiri 13:23-33
Na. 2: Kikkirizibwa Okukozesa Ebifaananyi nga Tusinza Katonda ow’Amazima? (rs-E lup. 183 ¶5–lup. 184 ¶4)
Na. 3: Ensonga Lwaki Tetusaanidde Kukozesa Nsi mu Bujjuvu (1 Kol. 7:31)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Weeteekereteekere Okugaba Magazini mu Jjuuni. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Mu ddakiika emu oba bbiri yogera ku ebyo ebiri mu magazini. Oluvannyuma nokolayo ebitundu bibiri oba bisatu, era osabe abawuliriza boogere ebibuuzo n’ebyawandiikibwa bye bayinza okukozesa nga bagaba magazini ezo. Laga engeri y’okugabamu buli emu ku magazini ezo.
Ddak. 20: “Osobola Okufuuka Payoniya Omulungi!” Kubaganya ebirowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.