LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Maaki lup. 2
  • Maaki 6-12

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maaki 6-12
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maaki lup. 2

Maaki 6-12

YEREMIYA 1-4

  • Oluyimba 23 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ndi Wamu Naawe Okukulokola”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Yeremiya.]

    • Yer 1:6​—Yeremiya yali awulira nga tasobola kukola mulimu ogwali gumuweereddwa (w11 3/15 29 ¶4)

    • Yer 1:7-10, 17-19​—Yakuwa yasuubiza okuyamba Yeremiya (w06 1/1 7 ¶18; jr-E 88 ¶14-15

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 2:13, 18​—Bintu ki ebibiri ebibi Abayisirayiri bye baakola? (w07 4/1 10 ¶1)

    • Yer 4:10​—Mu ngeri ki Yakuwa gye ‘yalimba’ abantu be? (w07 4/1 9 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 4:1-10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 149

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo erina omutwe Ebikolebwa Ekibiina, eya Maaki.

  • Kaweefube w’Okuyita Abantu ku Kijjukizo Ajja Kutandika nga Maaki 18: (Ddak. 8) Okwogera okw’okuweebwa omulabirizi w’obuweereza, nga kwesigamiziddwa ku katabo Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe aka Febwali 2016, olupapula 8. Buli omu muwe akapapula akayita abantu ku Kijjukizo, oluvannyuma oyogere ku ebyo ebikalimu. Bategeeze enteekateeka ey’okubugaba mu kitundu kye mubuuliramu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶11-18

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 93 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share