LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Maaki lup. 3
  • Maaki 13-19

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maaki 13-19
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maaki lup. 3

Maaki 13-19

YEREMIYA 5-7

  • Oluyimba 66 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Baalekera Awo Okukola Katonda by’Ayagala”: (Ddak. 10)

    • Yer 6:13-15​—Yeremiya yayanika ebibi Abayisirayiri bye baali bakola (w88-E 4/1 11-12 ¶7-8)

    • Yer 7:1-7​—Yakuwa yababuulirira basobole okwenenya (w88-E 4/1 12 ¶9-10)

    • Yer 7:8-15​—Abayisirayiri baali balowooza nti Yakuwa yali tajja kubaako ky’akolawo (jr-E 21 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 6:16​—Mu kyawandiikibwa kino, kiki Yakuwa kye yali akubiriza abantu be okukola? (w05 11/1 29 ¶11)

    • Yer 6:22, 23​—Lwaki obunnabbi buno bugamba nti abantu baali ba ‘kujja nga bava mu nsi ey’ebukiikakkono’? (w88-E 4/1 13 ¶15)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yer 5:26–6:5 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-36​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-36​—Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekiri wansi w’omutwe “ky’Oyinza Okulowoozaako” Muyite ku mukolo gw’Ekijjukizo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 1​—Muyite ku Kijjukizo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 125

  • “Engeri y’Okukozesa Brocuwa, Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?”: (Ddak. 15) Yogera ku kitundu kino okumala eddakiika ttaano. Oluvannyuma mulabe vidiyo eraga engeri gye tuyinza okuyigiriza omuyizi essomo 8 erya brocuwa eyo, era mukubaganye ebirowoozo ku vidiyo eyo. Kubiriza ababuulizi bonna okukozesa brocuwa eyo nga bayigiriza abayizi baabwe buli wiiki.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶19-26 akas. ku lup. 94, 96

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 61 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share