EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEKYERI 39-41
Bye Tuyigira ku Kwolesebwa Okukwata ku Yeekaalu Ezeekyeri Kwe Yafuna
Obusenge bw’abakuumi n’empagi engulumivu bitujjukiza nti emitindo Yakuwa gy’ateereddewo abo abamusinza gya waggulu nnyo
Weebuuze, ‘Nnyinza ntya okukiraga nti ngoberera emitindo gya Yakuwa egya waggulu?’