LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Ddesemba lup. 3
  • Ddesemba 10-16

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ddesemba 10-16
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ddesemba lup. 3

Ddesemba 10-16

EBIKOLWA 12-14

  • Oluyimba 60 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Balunabba ne Pawulo Bafuula Abantu Abayigirizwa mu Bitundu eby’Ewala”: (Ddak. 10)

    • Bik 13:2, 3—Yakuwa yalonda Balunabba ne Sawulo n’abawa obuvunaanyizibwa obw’enjawulo (bt-E lup. 86 ¶4)

    • Bik 13:12, 48; 14:1—Okufuba kwabwe kwavaamu ebirungi (bt-E lup. 95 ¶5)

    • Bik 14:21, 22—Balunabba ne Pawulo baayamba abayigirizwa abapya okunywera (w14 9/15 lup. 13 ¶4-5)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bik 12:21-23—Ebyatuuka ku Kerode bituyigiriza ki? (w08 5/15 lup. 32 ¶7)

    • Bik 13:9—Lwaki Sawulo “era ayitibwa Pawulo”? (“Sawulo, era ayitibwa Pawulo” ne “Pawulol” nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Bik 13:9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bik 12:1-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) bt-E lup. 78-79 ¶8-9—Omutwe: Sabiranga Bakkiriza Banno.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 65

  • “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuyamba Abo Abalina ‘Endowooza Ennuŋŋamu’ Okufuuka Abayigirizwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yakuwa Katonda Ajja Kukuyamba.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 45

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 55 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share