LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Jjanwali lup. 3
  • Osobola Okunnyonnyola Abalala Ebikwata ku Nzikiriza Yo?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Osobola Okunnyonnyola Abalala Ebikwata ku Nzikiriza Yo?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Similar Material
  • Weeyongere Okuyiga Ebikwata ku Yakuwa Okuyitira mu Bintu Bye Yatonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Abavubuka, Munyweze Okukkiriza Kwammwe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Nyweza Okukkiriza kw’Olina mu Mutonzi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Engeri Ebitonde Gye Byolekamu Okwagala kwa Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjanwali lup. 3
Ow’oluganda asomera omusajja ekyawandiikibwa ku mulimu mu biseera by’eky’emisana.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Osobola Okunnyonnyola Abalala Ebikwata ku Nzikiriza Yo?

Omuntu bw’akubuuza ensonga lwaki okkiriza nti ebintu byatondebwa, oyinza kumuddamu otya? Okusobola okumuddamu nga weekakasa, olina okukola ebintu biri: Ekisooka, olina okwekakasiza nti ebintu byatondebwa. (Bar 12:1, 2) Eky’okubiri, olina okulowooza ku ngeri gy’ononnyonnyolamu abalala ekyo ky’okkiriza.​—Nge 15:28.

MULABE VIDIYO, OMUSAWO W’AMAGUMBA ANNYONNYOLA EBIKWATA KU NZIKIRIZA YE NE MUNNASSAAYANSI ANNYONNYOLA EBIKWATA KU NZIKIRIZA YE, ERA OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Evviivi ly’omuntu.

    Lwaki Irène Hof Laurenceau akkiriza nti ebintu byatondebwa butondebwa so si nti byajja bifuukafuuka?

  • Yaroslav Dovhanych.

    Lwaki Yaroslav Dovhanych akkiriza nti ebintu byatondebwa butondebwa so si nti byajja bifuukafuuka?

  • Oyinza otya okunnyonnyola ensonga lwaki okkiriza nti ebintu byatondebwa?

  • Bintu ki ekibiina kya Yakuwa bye kituwadde ebisobola okukuyamba okukakasa nti ebintu byatondebwa era by’osobola okukozesa okuyamba abalala?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share