LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Jjanwali lup. 4
  • Jjanwali 13-19

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Jjanwali 13-19
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjanwali lup. 4

Jjanwali 13-19

OLUBEREBERYE 3-5

  • Oluyimba 72 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ebizibu Ebyava mu Bulimba Obwasooka”: (Ddak. 10)

    • Lub 3:1-5​—Sitaani yayogera eby’obulimba ku Katonda (w17.02 lup. 5 ¶9)

    • Lub 3:6​—Adamu ne Kaawa baajeemera Katonda (w00-E 11/15 lup. 25-26)

    • Lub 3:15-19​—Katonda yabonereza abajeemu (w12-E 9/1 lup. 4 ¶2; w04 1/1 lup. 7 ¶2; it-2-E lup. 186)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 4:23, 24​—Lwaki Lameka yayiiya ekitontome kino? (it-2-E lup. 192 ¶5)

    • Lub 4:26​—Mu ngeri ki abantu b’omu kiseera kya Enosi gye bayinza okuba nga baatandika “okukoowoola erinnya lya Yakuwa”? (it-1-E lup. 338 ¶2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 4:17–5:8 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Kiki ky’oyagadde ku nnyanjula eyo? Biki by’oyigidde ku babuulizi abo bwe kituuka ku kiseera kye bateeseteese okukoleramu okuddiŋŋana?

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe magazini eyali yaakafulumizibwa, eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 2)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 63

  • “Engeri y’Okutandikamu Okwogera n’Abantu nga Tukozesa Tulakiti”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo eraga engeri gye tuyinza okutandikamu okubuulira omuntu nga tukozesa tulakiti, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 99

  • Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)

  • Oluyimba 85 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share