1
Yeremiya alondebwa okuba nnabbi (1-10)
Okwolesebwa okukwata ku muloozi (11, 12)
Okwolesebwa okukwata ku ntamu (13-16)
Yeremiya azzibwamu amaanyi (17-19)
2
3
Okwewaggula kwa Isirayiri (1-5)
Isirayiri ne Yuda baliko ekibi ky’obwenzi (6-11)
Bakoowoolwa beenenye (12-25)
4
Okwenenya kuvaamu emikisa (1-4)
Akabi kajja kuva ebukiikakkono (5-18)
Obulumi Yeremiya bw’awulira olw’akabi akajja (19-31)
5
Abantu bagaana okukangavvulwa Yakuwa (1-13)
Kuzikirizibwa naye si kusaanirawo ddala (14-19)
Yakuwa avunaana abantu be (20-31)
6
Okuzingizibwa kwa Yerusaalemi kuli kumpi (1-9)
Yakuwa asunguwalidde Yerusaalemi (10-21)
Okulumbibwa abava ebukiikakkono (22-26)
Yeremiya wa kuba ng’oyo aggya amasengere mu byuma (27-30)
7
Okussa obwesige mu yeekaalu ya Yakuwa tekigasa (1-11)
Yeekaalu ya kufuuka nga Siiro (12-15)
Okusinza okutaliimu nsa kuvumirirwa (16-34)
8
Abantu bagoberera ekkubo ery’abangi (1-7)
Magezi ki awatali kigambo kya Yakuwa? (8-17)
Yeremiya munakuwavu olw’obuvune bwa Yuda (18-22)
9
Ennaku ya Yeremiya (1-3a)
Yakuwa ayanika ebibi bya Yuda (3b-16)
Okukungubagira Yuda (17-22)
Okwenyumiriza olw’okumanya Yakuwa (23-26)
10
Enjawulo eriwo wakati wa bakatonda b’amawanga ne Katonda omulamu (1-16)
Okuzikirizibwa n’okuwaŋŋangusibwa kuli kumpi (17, 18)
Yeremiya alojja ennaku ye (19-22)
Essaala ya Yeremiya (23-25)
11
Yuda emenya endagaano gye yakola ne Katonda (1-17)
Yeremiya alinga omwana gw’endiga ogutwalibwa okuttibwa (18-20)
Yeremiya ayigganyizibwa ab’omu kibuga ky’ewaabwe (21-23)
12
13
Omusipi ogwa kitaani ogwonoonese (1-11)
Ensumbi z’omwenge za kwasibwa (12-14)
Ab’omu Yuda abakakanyavu ba kuwaŋŋangusibwa (15-27)
14
Ekyeya, enjala, n’ekitala (1-12)
Bannabbi ab’obulimba basalirwa omusango (13-18)
Yeremiya akkiriza nti abantu boonoonye (19-22)
15
Yakuwa tajja kukyusa musango gw’asaze (1-9)
Yeremiya yeemulugunya (10)
Yakuwa amuddamu (11-14)
Essaala ya Yeremiya (15-18)
Yakuwa agumya Yeremiya (19-21)
16
Yeremiya si wa kuwasa, oba kukungubaga, oba kugenda ku bijjulo (1-9)
Ekibonerezo; okukomezebwawo (10-21)
17
Ekibi kya Yuda kyasimba amakanda (1-4)
Emikisa egiva mu kwesiga Yakuwa (5-8)
Omutima omulimba (9-11)
Yakuwa, essuubi lya Isirayiri (12, 13)
Essaala ya Yeremiya (14-18)
Okutwala Ssabbiiti ng’olunaku olutukuvu (19-27)
18
Ebbumba mu mikono gy’omubumbi (1-12)
Yakuwa akuba Isirayiri amabega (13-17)
Bakolera Yeremiya olukwe; awanjaga (18-23)
19
20
Pasukuli akuba Yeremiya (1-6)
Yeremiya tasobola kulekera awo kubuulira (7-13)
Yeremiya yeemulugunya (14-18)
21
22
23
Abasumba abalungi n’ababi (1-4)
Emirembe mu bufuzi ‘bw’omusika omutuukirivu’ (5-8)
Bannabbi ab’obulimba basalirwa omusango (9-32)
“Omugugu” gwa Yakuwa (33-40)
24
25
26
27
28
29
30
31
32
Yeremiya agula ekibanja (1-15)
Essaala ya Yeremiya (16-25)
Yakuwa bye yamuddamu (26-44)
33
Ekisuubizo ky’okuzzaawo ebintu nga bwe byali (1-13)
Emirembe wansi w’obufuzi ‘bw’omusika omutuukirivu’ (14-16)
Endagaano eyakolebwa ne Dawudi era ne bakabona (17-26)
34
35
36
Yeremiya ayogera nga Baluki bw’awandiika mu muzingo (1-7)
Baluki asoma ebiri mu muzingo mu ddoboozi ery’omwanguka (8-19)
Yekoyakimu ayokya omuzingo (20-26)
Obubaka buwandiikibwa mu muzingo omulala (27-32)
37
Abakaludaaya bagumbulukuka (1-10)
Yeremiya asibibwa mu kkomera (11-16)
Zeddeekiya asisinkana Yeremiya (17-21)
38
Yeremiya asuulibwa mu luzzi (1-6)
Ebedumereki aggyayo Yeremiya (7-13)
Yeremiya akubiriza Zeddeekiya okwewaayo (14-28)
39
Okugwa kwa Yerusaalemi (1-10)
Yeremiya si wa kutuukibwako kabi (11-14)
Ebedumereki wa kuwonawo (15-18)
40
Nebuzaladaani ata Yeremiya (1-6)
Gedaliya alondebwa okufuga Yuda (7-12)
Olukwe lw’okutta Gedaliya (13-16)
41
42
43
44
45
46
47
48
49
Obunnabbi obukwata ku Amoni (1-6)
Obunnabbi obukwata ku Edomu (7-22)
Obunnabbi obukwata ku Ddamasiko (23-27)
Obunnabbi obukwata ku Kedali ne Kazoli (28-33)
Obunnabbi obukwata ku Eramu (34-39)
50
51
52
Zeddeekiya ajeemera Babulooni (1-3)
Nebukadduneeza azingiza Yerusaalemi (4-11)
Ekibuga ne yeekaalu bizikirizibwa (12-23)
Abantu batwalibwa mu buwaŋŋanguse e Babulooni (24-30)
Yekoyakini ateebwa okuva mu kkomera (31-34)