LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w18 Noovemba lup. 32
  • Kirabo Ki Kye Tusobola Okuwa Yakuwa?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kirabo Ki Kye Tusobola Okuwa Yakuwa?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Subheadings
  • Similar Material
  • YESU yagamba nti: “Okugaba kulimu essanyu okusinga okuweebwa.” (Bik. 20:35) Amazima ago gakwata ku nkolagana yaffe ne Yakuwa. Lwaki? Yakuwa atuwadde ebintu bingi ebituleetera essanyu. Naye tusobola n’okufuna essanyu erisingawo singa tubaako kye tuwa Yakuwa. Kiki kye tusobola okuwa Yakuwa? Engero 3:9 wagamba nti: “Ossangamu Yakuwa ekitiibwa n’omuwa ku bintu byo eby’omuwendo.” Ebintu byaffe eby’omuwendo bizingiramu ebiseera byaffe, ebitone bye tulina, amaanyi gaffe, n’eby’obugagga byaffe. Bwe tukozesa ebintu ebyo okuwagira okusinza okw’amazima, tuba tuwa Yakuwa ekirabo era ekyo kituleetera essanyu lingi.
  • “Okubaako Kye Tuwa Yakuwa”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • “Obusente Bubiri” obw’Omuwendo Ennyo mu Maaso ga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Abajulirwa ba Yakuwa Baggya wa Ssente ze Bakozesa mu Mulimu Gwabwe ogw’Okubuulira?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
  • Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
w18 Noovemba lup. 32
donate.jw.org

Kirabo Ki Kye Tusobola Okuwa Yakuwa?

YESU yagamba nti: “Okugaba kulimu essanyu okusinga okuweebwa.” (Bik. 20:35) Amazima ago gakwata ku nkolagana yaffe ne Yakuwa. Lwaki? Yakuwa atuwadde ebintu bingi ebituleetera essanyu. Naye tusobola n’okufuna essanyu erisingawo singa tubaako kye tuwa Yakuwa. Kiki kye tusobola okuwa Yakuwa? Engero 3:9 wagamba nti: “Ossangamu Yakuwa ekitiibwa n’omuwa ku bintu byo eby’omuwendo.” Ebintu byaffe eby’omuwendo bizingiramu ebiseera byaffe, ebitone bye tulina, amaanyi gaffe, n’eby’obugagga byaffe. Bwe tukozesa ebintu ebyo okuwagira okusinza okw’amazima, tuba tuwa Yakuwa ekirabo era ekyo kituleetera essanyu lingi.

Kiki ekiyinza okutuyamba obuteerabira kuwa Yakuwa ku by’obugagga byaffe? Omutume Pawulo yagamba Abakkolinso ‘babeeko kye baterekawo’ eky’okuwaayo. (1 Kol. 16:2) Kiki ky’oyinza okukola bw’oba ng’oyagala okumanya engeri gy’oyinza okuwaayo okusinziira ku kitundu ky’olimu? Laba akasanduuko wammanga.

Mu nsi ezimu tekisoboka kuwaayo ng’okozesa Intaneeti. Naye engeri endala ez’okuwaayo ziragibwa ku mukutu gwaffe. Mu nsi ezimu ku mukutu gwaffe kuliko ekiwandiiko ekiddamu ebibuuzo ebikwata ku kuwaayo abantu bye batera okwebuuza.

Engeri Ennyangu ey’Okuwaayo ng’Okozesa Intaneeti

NNYANGU OKUZUULA

  • Web browser

    Genda ku Intaneeti oteekemu ebigambo donate.jw.org

  • JW Library

    Ku JW Library® awatandikirwa, nyiga ku kakonge “Support Our Worldwide Work”

NNYANGU OKUKOZESA

Osobola okugikozesa okuwaayo omulundi gumu oba okuwaayo buli mwezi eri:

  • Omulimu Gwaffe

  • Ekibiina Kyo

  • Olukuŋŋaana olw’Ennaku Essatu

  • Olukuŋŋaana olw’Olunaku olumu

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share