LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Ssebutemba lup. 7
  • Bye Tukozesa Okunoonyereza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tukozesa Okunoonyereza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Kozesa Ebibuuzo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Fuba Okutuuka ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa Okuyitira mu Kusaba
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Ssebutemba lup. 7

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU | WEEYONGERE OKUFUNA ESSANYU MU BUWEEREZA

Kozesa Bye Tukozesa Okunoonyereza

Yakuwa atuwadde eby’okukozesa ebituyamba okuyigiriza obulungi, gamba nga vidiyo, tulakiti, magazini, brucuwa, ebitabo, n’eky’okukozesa ekisinga obukulu, ng’eno ye Bayibuli. (2Ti 3:16) Ate era, atuwadde eby’okukozesa mu kunoonyereza ebisobola okutuyamba okunnyonnyola obulungi ebyawandiikibwa. Bino bizingiramu Watchtower Library, JW Library, LAYIBULALE KU MUKUTU GWAFFE, n’Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza.

Ojja kufuna essanyu bw’onookozesa ebyo byonna ebituyamba mu kunoonyereza. Yamba abayizi bo okuyiga engeri y’okukozesaamu ebituyamba mu kunoonyereza. Nabo bajja kufuna essanyu bwe baneezuulira eby’okuddamu mu bibuuzo bye beebuuza.

MULABE VIDIYO, FUNA ESSANYU ERIVA MU KUFUULA ABANTU ABAYIGIRIZWA NG’OKKIRIZA OBUYAMBI YAKUWA BW’ATUWA​—BYE TUKOZESA OKUNOONYEREZA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa​—Bye Tukozesa Okunoonyereza.” Shanita agamba Anita nti ebintu tebyatondebwa.

    Ndowooza ki Shanita gye yalina ku bitonde?

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa​—Bye Tukozesa Okunoonyereza.” Anita anoonyereza ebikwata ku kutondebwa kw’ebintu mu “Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza.

    Wa Anita gye yaggya eby’okuddamu ebikwata ku nsonga eyo?

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa​—Bye Tukozesa Okunoonyereza.” Anita abuulira Shanita bye yazudde mu kunoonyereza.

    Tufuna essanyu bwe tufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bye baba batubuuzizza

    Biki bye yalowoozaako ng’alonda ensonga eyali ekwata ku muyizi we?

  • Anita yaganyulwa atya bwe yakozesa ebyo ebituyamba okunoonyereza?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share