Footnote
a WEETEGEREZE: Wadde ng’ebiri mu kitundu “Laba Ebisingawo” muyinza okubyogerako n’omuyizi oba obutabyogerako, bw’oba otegekera omuyizi soma ebiri mu kitundu ekyo era olabe ne vidiyo ezikirimu. Ekyo kijja kukuyamba okumanya ekiyinza okukwata ku muyizi wo, era ekisobola okumuyamba. Ekitabo ekiri ku masimu oba ku kompyuta kirimu linki za vidiyo n’eby’okusoma ebirala.