Footnote
a Ebintu ebimu bye tusalawo biyinza okutumalako obudde n’amaanyi bye twandikozesezza okuweereza Yakuwa. Nnaddala abo abaakafumbiriganwa baba n’eby’okusalawo ebiyinza okukwata ku bulamu bwabwe bwonna. Ekitundu kino kigenda kulaga engeri gye bayinza okusalawo mu ngeri ey’amagezi era eneebayamba okuba abasanyufu.