LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Jjuuni lup. 7
  • “Omugugu Gwo Gutikke Yakuwa”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Omugugu Gwo Gutikke Yakuwa”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Engeri gy’Oyinza Okwaŋŋangamu Ebikweraliikiriza
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2022
  • “Katonda ye Muyambi Wange”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Omugugu Gwo Gukwase Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Yakuwa Mukwase Byonna Ebikweraliikiriza
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjuuni lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 52-59

“Omugugu Gwo Gutikke Yakuwa”

Dawudi yayolekagana n’ebigezo bingi mu bulamu bwe. Mu kiseera we yawandiikira Zabbuli 55, yali ayise mu bintu nga . . .

  • Goliyaasi n’oyo eyamusitulirako eby’okulwanyisa bye

    Okunyoomebwa

  • Dawudi yeewoma effumu

    Okuyigganyizibwa

  • Dawudi ng’omuntu we ow’omunda amulumiriza

    Omuntu Ow’omunda Okumulumiriza

  • Basu-seba nga munakuwavu

    Ebizibu mu Maka Ge

  • Dawudi ng’ali ku ndiri

    Obulwadde

  • Dawudi aliibwamu olukwe

    Okuliibwamu Olukwe

Wadde ng’ebizibu bye yalina byali bya maanyi nnyo, Dawudi yasobola okubigumira. Gano ge magezi ge yaluŋŋamizibwa okuwa omuntu yenna ayinza okuba mu mbeera ng’eyiye: “Omugugu gwo gutikke Yakuwa.”

Tuyinza tutya okukolera ku magezi ago leero?

55:22

Dawudi ng’asaba
  1. Bw’oba n’ekizibu oba ekintu kyonna ekikweraliikiriza weeyabize Yakuwa

  2. Noonya obulagirizi okuva mu Bayibuli ne mu kibiina kya Yakuwa

  3. Kola ky’onna ky’osobola okugonjoola ekizibu kyo ng’okolera ku misingi gya Bayibuli

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share