LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Jjuuni lup. 6
  • Onooteekebwako Akabonero ak’Okuwonawo?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Onooteekebwako Akabonero ak’Okuwonawo?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • ‘Teeka Akabonero ku Byenyi by’Abantu’
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • 16B Okusinda n’Okukaaba, Okussa Akabonero, Okwasaayasa—Bibaawo Ddi era Bitya?
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Okunokolayo Ebimu Okuva mu Kitabo kya Ezeekyeri—I
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Jjuuni lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZEEEKYERI 6-10

Onooteekebwako Akabonero ak’Okuwonawo?

Okutuukirizibwa okwasooka okw’okwolesebwa kwa Ezeekyeri kwaliwo ekibuga Yerusaalemi bwe kyazikirizibwa. Okwolesebwa okwo kunaatuukirizibwa kutya mu biseera eby’omu maaso?

9:1, 2

  • Omusajja alina akacupa ka bwino w’omuwandiisi akiikirira Yesu Kristo

  • Abasajja omukaaga abakutte eby’okulwanyisa eby’okukozesa okwasaayasa bakiikirira eggye ery’omu ggulu erya bamalayika nga Yesu Kristo y’abakulembeddemu

Omusajja ateekebwako akabonero ku kyenyi; abasajja mukaaga nga bakutte eby’okulwanyisa eby’okwasaayasa

9:3-7

  • Ab’ekibiina ekinene bajja kussibwako akabonero nga bamaze okwawulwawo ng’endiga mu kibonyoobonyo ekinene

Yesu aduumira bamalayika

Kiki kye nsaanidde okukola okusobola okussibwako akabonero ak’okuwonawo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share