Yoswa 24:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “N’olwekyo mutye Yakuwa era mumuweerezenga mu bugolokofu* n’obwesigwa,*+ era muggyeewo bakatonda bajjajjammwe be baaweerezanga emitala w’Omugga* ne mu Misiri,+ muweerezenga Yakuwa. Yobu 28:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Awo n’agamba omuntu nti: ‘Laba! Okutya Yakuwa ge magezi,+Era okwewala ebintu ebibi kwe kutegeera.’”+ Engero 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Okutya Yakuwa* ye ntandikwa y’okumanya.+ Abasirusiru bokka be banyooma amagezi n’okubuulirirwa.+
14 “N’olwekyo mutye Yakuwa era mumuweerezenga mu bugolokofu* n’obwesigwa,*+ era muggyeewo bakatonda bajjajjammwe be baaweerezanga emitala w’Omugga* ne mu Misiri,+ muweerezenga Yakuwa.
28 Awo n’agamba omuntu nti: ‘Laba! Okutya Yakuwa ge magezi,+Era okwewala ebintu ebibi kwe kutegeera.’”+