LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 23:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 “Bwe weeyamanga eri Yakuwa Katonda wo,+ tolonzalonzanga kutuukiriza kye weeyama,+ kubanga Yakuwa Katonda wo ajja kukwetaagisa okukituukiriza, era bw’otolikituukiriza, oliba oyonoonye.+

  • Zabbuli 116:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Nja kusasula bye nneeyama eri Yakuwa,

      Mu maaso g’abantu be bonna.+

  • Zabbuli 119:106
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 106 Ndayidde ekirayiro, era nja kukituukiriza,

      Okukoleranga ku nnamula yo ey’obutuukirivu.

  • Omubuulizi 5:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Buli lw’obaako kye weeyamye eri Katonda, tolwangawo kukituukiriza;+ kubanga Katonda tasanyukira basirusiru.+ Kye weeyama okituukirizanga.+

  • Matayo 5:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 “Era mwawulira ab’edda bwe baagambibwa nti: ‘Tolayiranga n’ototuukiriza,+ naye oteekwa okutuukiriza bye weeyama eri Yakuwa.’*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share