Okubala 14:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Lwaki Yakuwa atutwala mu nsi eyo okuttibwa n’ekitala?+ Bakazi baffe n’abaana baffe bagenda kufuuka munyago.+ Okuddayo e Misiri si kye kisinga obulungi?”+ Ekyamateeka 1:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Abaana bammwe be mugambye nti: “Bajja kufuuka munyago!”+ ne batabani bammwe abatamanyi kirungi na kibi, be baligiyingiramu, era be ndigiwa bagitwale.+
3 Lwaki Yakuwa atutwala mu nsi eyo okuttibwa n’ekitala?+ Bakazi baffe n’abaana baffe bagenda kufuuka munyago.+ Okuddayo e Misiri si kye kisinga obulungi?”+
39 Abaana bammwe be mugambye nti: “Bajja kufuuka munyago!”+ ne batabani bammwe abatamanyi kirungi na kibi, be baligiyingiramu, era be ndigiwa bagitwale.+