Okubala 32:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Bwe kityo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’ababungeesa mu ddungu okumala emyaka 40,+ okutuusa omulembe ogwo gwonna ogwali gukola ebibi mu maaso ga Yakuwa lwe gwaggwaawo.+ Yoswa 14:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Era nga bwe yasuubiza,+ Yakuwa ankuumye nga ndi mulamu+ emyaka gino 45 bukya Yakuwa agamba Musa ebigambo ebyo ng’Abayisirayiri batambula mu ddungu;+ nkyaliwo ne leero, era nnina emyaka 85.
13 Bwe kityo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’ababungeesa mu ddungu okumala emyaka 40,+ okutuusa omulembe ogwo gwonna ogwali gukola ebibi mu maaso ga Yakuwa lwe gwaggwaawo.+
10 Era nga bwe yasuubiza,+ Yakuwa ankuumye nga ndi mulamu+ emyaka gino 45 bukya Yakuwa agamba Musa ebigambo ebyo ng’Abayisirayiri batambula mu ddungu;+ nkyaliwo ne leero, era nnina emyaka 85.