-
Okubala 21:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Ne bava eyo ne basiisira mu kitundu kya Alunoni,+ ekiri mu ddungu erituuka ku nsalo y’Abaamoli; Alunoni ye nsalo ya Mowaabu, wakati wa Mowaabu n’Abaamoli.
-
-
Ekyamateeka 3:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Ate Abalewubeeni n’Abagaadi+ mbawadde okuva e Gireyaadi okutuuka ku Kiwonvu Alunoni, nga mu makkati g’ekiwonvu ye nsalo, era n’okutuukira ddala ku Kiwonvu Yabboki, ensalo y’Abaamoni;
-