-
2 Bassekabaka 23:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Ebifo ebigulumivu Sulemaani kabaka wa Isirayiri bye yazimbira Asutoleesi katonda omukazi ow’Abasidoni eyeenyinyaza, ne Kemosi katonda w’Abamowaabu eyeenyinyaza, ne Mirukomu+ katonda w’Abaamoni eyeenyinyaza,+ ebyali mu maaso ga Yerusaalemi ebukiikaddyo* w’Olusozi olw’Okuzikiriza,* nabyo kabaka yabifuula ebitakyagwana kukozesebwa mu kusinza.
-