LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Koseya 2:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Ndimusiga ng’ensigo zange mu nsi,+

      Era ndisaasira oyo ataasaasirwa,*

      Era ndigamba abo abatali bantu bange* nti: “Muli bantu bange,”+

      Nabo baligamba nti: “Oli Katonda waffe.”’”+

  • Abaruumi 9:25
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 25 Era kiringa bwe yagamba mu Koseya nti: “Abatali bantu bange+ ndibayita ‘abantu bange’ n’oyo eyali tayagalibwa, ndimuyita ‘omwagalwa’;+

  • Abaruumi 11:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Kale ka mbuuze, Beesittala ne bagwira ddala? Nedda! Naye olw’okuba baayonoona, ab’amawanga balokolebwa, ne babakwasa obuggya.+

  • 1 Peetero 2:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Mu kusooka temwali ggwanga, naye kati muli ggwanga lya Katonda;+ mwali abo abatasaasirwa, naye kati musaasiddwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share