1 Samwiri 12:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Yakuwa tajja kwabulira bantu be+ olw’erinnya lye ekkulu,+ kubanga Yakuwa yabafuula bantu be.+ Ezeekyeri 20:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga, agaalaba nga mbaggya* mu nsi ya Misiri.+
14 Nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga, agaalaba nga mbaggya* mu nsi ya Misiri.+