1 Samwiri 2:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yakuwa atta, era azzaawo obulamu;*Aserengesa emagombe,* era azuukiza.+ Zabbuli 68:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Katonda ow’amazima ye Katonda atulokola;+Era Yakuwa Mukama Afuga Byonna atuwonya okufa.+