-
Ekyamateeka 31:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Bw’atyo Musa n’awandiika oluyimba olwo ku lunaku olwo, era n’aluyigiriza Abayisirayiri.
23 Awo Katonda n’akwasa Yoswa+ mutabani wa Nuuni obukulembeze, n’amugamba nti: “Beera muvumu era beera wa maanyi,+ kubanga ggwe ogenda okuyingiza Abayisirayiri mu nsi gye nnabalayirira,+ era nja kweyongera okubeera naawe.”
-