LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 10:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Ensalo y’Abakanani yali eva Sidoni n’eyolekera Gerali+ ekiriraanye Gaaza,+ n’etuuka e Sodomu, Ggomola,+ Aduma, n’e Zeboyimu,+ okuliraana Lasa.

  • Olubereberye 15:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+

  • Yoswa 1:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Buli kifo kye munaalinnyamu ekigere nja kukibawa, nga bwe nnasuubiza Musa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share