-
Ekyamateeka 28:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 “Bw’otoliwuliriza ddoboozi lya Yakuwa Katonda wo n’otofuba kukwata biragiro bye byonna n’amateeka ge bye nkuwa leero, ebikolimo bino byonna birikujjira:+
-
-
Ekyamateeka 28:27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 “Yakuwa anaakuleetangako amayute g’e Misiri, ebizimba ebiruma emabega, ebiyobyo, n’amabwa, era toowonenga.
-