-
Eby’Abaleevi 27:34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Ebyo bye biragiro Yakuwa bye yawa Musa ku Lusozi Sinaayi+ okuwa Abayisirayiri.
-
-
Okubala 36:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Bino bye biragiro n’amateeka Yakuwa bye yawa Abayisirayiri ng’ayitira mu Musa, mu ddungu lya Mowaabu okumpi ne Yoludaani okuliraana Yeriko.+
-
-
Ekyamateeka 12:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 “Bino bye biragiro n’amateeka bye mulina okufuba okukwata ennaku zonna ze munaamala nga muli balamu mu nsi Yakuwa Katonda wa bajjajjammwe gy’anaabawa.
-
-
Nekkemiya 9:34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
34 Bakabaka baffe n’abaami baffe ne bakabona baffe ne bajjajjaffe tebaakwata Mateeka go wadde okuwulira ebiragiro byo n’ebyo by’otujjukiza* bye wakozesa okubalabula.
-