-
Nekkemiya 8:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Ezera omukoppolozi* yali ayimiridde ku kituuti eky’embaawo ekyali kikoleddwa olw’omukolo ogwo; era okumpi naye ku mukono gwe ogwa ddyo waali wayimiriddewo Mattisiya, Seema, Anaya, Uliya, Kirukiya, ne Maaseya; ate ku mukono gwe ogwa kkono waali wayimiriddewo Pedaya, Misayeri, Malukiya,+ Kasumu, Kasu-baddana, Zekkaliya, ne Mesulamu.
-