LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 33:10, 11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘Mu kifo kino kye mulyogerako nti kyafuuka matongo, omutali muntu wadde ensolo, mu bibuga bya Yuda ne ku nguudo za Yerusaalemi ebyafuuka amatongo, omutali muntu wadde abakibeeramu wadde ensolo, nate muliwulirwamu 11 amaloboozi ag’okusanyuka n’okujaguza,+ n’amaloboozi g’omugole omusajja n’omugole omukazi, n’amaloboozi g’abantu abagamba nti: “Mwebaze Yakuwa ow’eggye, kubanga Yakuwa mulungi;+ okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe!”’+

      “‘Balireeta ebiweebwayo eby’okwebaza mu nnyumba ya Yakuwa,+ kubanga ndikomyawo abaawambibwa mu nsi, nga bwe nnakola mu kusooka,’ Yakuwa bw’agamba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share