Olubereberye 12:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Yakuwa n’agamba Ibulaamu nti: “Va mu nsi yo ne mu b’eŋŋanda zo ne mu nnyumba ya kitaawo, ogende mu nsi gye nnaakulaga.+ 2 Ndikufuula eggwanga eddene* era ndikuwa omukisa, n’erinnya lyo ndirifuula kkulu era ojja kubeeranga mukisa eri abalala.+
12 Yakuwa n’agamba Ibulaamu nti: “Va mu nsi yo ne mu b’eŋŋanda zo ne mu nnyumba ya kitaawo, ogende mu nsi gye nnaakulaga.+ 2 Ndikufuula eggwanga eddene* era ndikuwa omukisa, n’erinnya lyo ndirifuula kkulu era ojja kubeeranga mukisa eri abalala.+