Okuva 16:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Ŋŋenda kubatonnyeseza emmere okuva mu ggulu,+ era abantu bajja kufulumanga buli omu akuŋŋaanye emumala buli lunaku,+ ndyoke mbagezese ndabe obanga banaatambulira mu mateeka gange.+
4 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Ŋŋenda kubatonnyeseza emmere okuva mu ggulu,+ era abantu bajja kufulumanga buli omu akuŋŋaanye emumala buli lunaku,+ ndyoke mbagezese ndabe obanga banaatambulira mu mateeka gange.+