Okuva 16:14, 15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Omusulo bwe gwakala, ku ttaka ly’omu ddungu+ kwaliko obuweke obutono obulinga omuzira. 15 Abayisirayiri bwe baabulaba, buli omu n’abuuza munne nti: “Kino kiki?” Baali tebabumanyi. Awo Musa n’abagamba nti: “Eyo ye mmere Yakuwa gy’abawadde okulya.+
14 Omusulo bwe gwakala, ku ttaka ly’omu ddungu+ kwaliko obuweke obutono obulinga omuzira. 15 Abayisirayiri bwe baabulaba, buli omu n’abuuza munne nti: “Kino kiki?” Baali tebabumanyi. Awo Musa n’abagamba nti: “Eyo ye mmere Yakuwa gy’abawadde okulya.+