-
Ezeekyeri 14:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Naye abamu abanaasigala mu kibuga ekyo bajja kuwonawo babafulumye ebweru,+ abaana ab’obulenzi n’ab’obuwala. Bajja kujja gye muli, era bwe munaalaba engeri gye beeyisaamu n’ebikolwa byabwe, mujja kuddamu amaanyi olw’akabi ke nnaleeta ku Yerusaalemi n’ebirala byonna bye nnakola ekibuga ekyo.’”
-