-
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Yekosafaati n’atya era n’amalirira okunoonya Yakuwa.+ Awo n’alangirira okusiiba mu Yuda yonna.
-
-
Ezera 8:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Awo ne nnangirira eyo ku mugga Yakava wabeewo okusiiba, twetoowaze mu maaso ga Katonda waffe, tumusabe atukulembere mu lugendo lwaffe, ffe n’abaana baffe n’ebintu byaffe byonna.
-