-
Yakobo 5:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Ab’oluganda, mugoberere ekyokulabirako kya bannabbi abaayogera mu linnya lya Yakuwa,*+ abaabonaabona+ era ne bagumiikiriza.+ 11 Tubayita basanyufu* abo abaagumiikiriza.+ Mwawulira ku bugumiikiriza bwa Yobu+ era mwalaba Yakuwa* bye yamukolera+ oluvannyuma, era ne mukiraba nti Yakuwa* alina okwagala kungi era musaasizi.+
-