Olubereberye 6:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Bino bye byafaayo bya Nuuwa. Nuuwa yali musajja mutuukirivu+ era okwawukana ku bantu ab’omu mulembe gwe, ye teyaliiko kya kunenyezebwa. Nuuwa yatambula ne Katonda ow’amazima.+
9 Bino bye byafaayo bya Nuuwa. Nuuwa yali musajja mutuukirivu+ era okwawukana ku bantu ab’omu mulembe gwe, ye teyaliiko kya kunenyezebwa. Nuuwa yatambula ne Katonda ow’amazima.+