-
Omubuulizi 12:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Era omuntu aba atya ebigulumivu, era nga yeeraliikirira obuzibu obuyinza okumutuukako mu nguudo. Omuti gw’omuloozi gumulisa,+ n’ejjanzi ligenda lyekulula, n’ekibala ekyagazisa omuntu okulya kyatika, olw’okuba omuntu agenda mu nnyumba ye ey’olubeerera+ era ng’abakungubazi batambulatambula mu nguudo;+
-