Zabbuli 147:7, 8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Muyimbire Yakuwa ennyimba ez’okwebaza;Muyimbire Katonda waffe ennyimba ezimutendereza nga musunirako entongooli; 8 Muyimbire Oyo abikka eggulu ebire,Awa ensi enkuba,+Ameza omuddo+ ku nsozi.
7 Muyimbire Yakuwa ennyimba ez’okwebaza;Muyimbire Katonda waffe ennyimba ezimutendereza nga musunirako entongooli; 8 Muyimbire Oyo abikka eggulu ebire,Awa ensi enkuba,+Ameza omuddo+ ku nsozi.