-
Nekkemiya 9:33Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Mu byonna ebitutuuseeko obadde mwenkanya gye tuli; obadde mwesigwa naye ffe tweyisizza bubi nnyo.+
-
-
Zabbuli 59:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Naye nze nja kuyimba ku maanyi go;+
Ku makya nja kwogera n’essanyu ku kwagala kwo okutajjulukuka.
-
-
Danyeri 9:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Ai Yakuwa, ggwe oli mutuukirivu, naye ffe twereetako obuswavu bulijjo nga bwe kiri leero, ffe abantu b’omu Yuda, n’ab’omu Yerusaalemi, ne Isirayiri yonna, abali okumpi n’abali ewala mu nsi zonna gye wabasaasaanyiza, olw’obutaba beesigwa gy’oli.+
-