Zabbuli 41:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Ne mukwano gwange ennyo gwe mbadde nneesiga,+Era abadde alya ku mmere yange, anneefuulidde.*+ Matayo 26:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Bwe baali balya, Yesu n’abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti, Omu ku mmwe ajja kundyamu olukwe.”+ Yokaana 13:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Soogera ku mmwe mmwenna; mmanyi be nnalonda. Naye ekyawandiikibwa kirina okutuukirira ekigamba nti,+ ‘Oyo eyalyanga ku mmere yange anneefuulidde.’*+
21 Bwe baali balya, Yesu n’abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti, Omu ku mmwe ajja kundyamu olukwe.”+
18 Soogera ku mmwe mmwenna; mmanyi be nnalonda. Naye ekyawandiikibwa kirina okutuukirira ekigamba nti,+ ‘Oyo eyalyanga ku mmere yange anneefuulidde.’*+