2 Samwiri 15:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ate era Abusaalomu bwe yawaayo ssaddaaka yatumya Akisoferi+ Omugiiro eyali mu kibuga ky’e Giro,+ eyawanga Dawudi amagezi.+ Omuwendo gw’abantu abaali bawagira Abusaalomu mu lukwe lwe ne gugenda nga gweyongera.+ 2 Samwiri 16:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Mu biro ebyo amagezi Akisoferi+ ge yawanga gaali gatwalibwa ng’agavudde eri* Katonda ow’amazima. Bwe gatyo amagezi gonna Akisoferi ge yawanga bwe gaatwalibwanga Dawudi ne Abusaalomu.
12 Ate era Abusaalomu bwe yawaayo ssaddaaka yatumya Akisoferi+ Omugiiro eyali mu kibuga ky’e Giro,+ eyawanga Dawudi amagezi.+ Omuwendo gw’abantu abaali bawagira Abusaalomu mu lukwe lwe ne gugenda nga gweyongera.+
23 Mu biro ebyo amagezi Akisoferi+ ge yawanga gaali gatwalibwa ng’agavudde eri* Katonda ow’amazima. Bwe gatyo amagezi gonna Akisoferi ge yawanga bwe gaatwalibwanga Dawudi ne Abusaalomu.