-
Danyeri 6:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Naye Danyeri olwali okukitegeera nti etteeka lyali lissiddwako omukono, n’agenda mu nnyumba ye; amadirisa gaayo ag’ekisenge ekya waggulu agaali gatunudde e Yerusaalemi gaali maggule.+ Yafukamiranga ku maviivi ge emirundi esatu olunaku n’asaba era n’atendereza Katonda we, nga bwe yalinga akola bulijjo.
-