2 Samwiri 15:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ate era Abusaalomu bwe yawaayo ssaddaaka yatumya Akisoferi+ Omugiiro eyali mu kibuga ky’e Giro,+ eyawanga Dawudi amagezi.+ Omuwendo gw’abantu abaali bawagira Abusaalomu mu lukwe lwe ne gugenda nga gweyongera.+
12 Ate era Abusaalomu bwe yawaayo ssaddaaka yatumya Akisoferi+ Omugiiro eyali mu kibuga ky’e Giro,+ eyawanga Dawudi amagezi.+ Omuwendo gw’abantu abaali bawagira Abusaalomu mu lukwe lwe ne gugenda nga gweyongera.+