Zabbuli 28:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Tonzigyaawo wamu n’ababi, wamu n’abo abakola ebirumya,+Abo aboogera ebigambo eby’emirembe ne bannaabwe, so nga mu mitima gyabwe mulimu bintu bibi.+ Zabbuli 62:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Kubanga bateesaganya okumuggya mu kifo kye ekya waggulu;*Banyumirwa okulimba. Akamwa kaabwe kaagaliza abalala emikisa, naye nga munda bakolima.+ (Seera)
3 Tonzigyaawo wamu n’ababi, wamu n’abo abakola ebirumya,+Abo aboogera ebigambo eby’emirembe ne bannaabwe, so nga mu mitima gyabwe mulimu bintu bibi.+
4 Kubanga bateesaganya okumuggya mu kifo kye ekya waggulu;*Banyumirwa okulimba. Akamwa kaabwe kaagaliza abalala emikisa, naye nga munda bakolima.+ (Seera)