Malaki 3:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Awo abo abatya Yakuwa ne boogera buli omu ne munne, Yakuwa n’assaayo omwoyo era n’awuliriza. Ekitabo eky’okujjukiza ekikwata ku abo abatya Yakuwa n’abo abalowooza ku linnya lye*+ ne kiwandiikibwa mu maaso ge.+
16 Awo abo abatya Yakuwa ne boogera buli omu ne munne, Yakuwa n’assaayo omwoyo era n’awuliriza. Ekitabo eky’okujjukiza ekikwata ku abo abatya Yakuwa n’abo abalowooza ku linnya lye*+ ne kiwandiikibwa mu maaso ge.+