LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Samwiri 24:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Ate era kitange laba akatundu k’olukugiro lw’ekizibaawo kyo ekitaliiko mikono ke nkutte; kubanga bwe nkasazeeko sikusse. Kaakano okirabye era okitegedde nti saagala kukukolako kabi wadde okukujeemera, era sirina kibi kye nnali nkukoze,+ so ng’ate ggwe onjigga okunzita.+

  • 1 Samwiri 26:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Era n’agattako nti: “Lwaki mukama wange awondera omuweereza we?+ Kiki kye nkoze, era musango ki gwe nnazza?+

  • Zabbuli 69:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Abo abankyawa awatali nsonga+

      Bangi okusinga enviiri ez’oku mutwe gwange.

      Abaagala okunzita,

      Abalabe bange abakuusa, beeyongedde obungi.

      Nnawalirizibwa okuwaayo bye sabba.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share