2 Samwiri 10:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Tube ba maanyi era tube bavumu+ tulwanirire abantu baffe n’ebibuga bya Katonda waffe; Yakuwa ajja kukola ky’anaalaba nga kirungi mu maaso ge.”+ Zabbuli 44:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Olw’amaanyi go abalabe baffe tujja kubazza emabega;+Mu linnya lyo tujja kulinnyirira abo abatulumba.+
12 Tube ba maanyi era tube bavumu+ tulwanirire abantu baffe n’ebibuga bya Katonda waffe; Yakuwa ajja kukola ky’anaalaba nga kirungi mu maaso ge.”+
5 Olw’amaanyi go abalabe baffe tujja kubazza emabega;+Mu linnya lyo tujja kulinnyirira abo abatulumba.+