Zabbuli 37:23, 24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Yakuwa bw’asanyukira amakubo g’omuntu,+Amulaga bw’alina okutambula.+ 24 Ne bwe yeesittala tagwa wansi,+Kubanga Yakuwa amukwata ku mukono n’amuwanirira.*+ 2 Abakkolinso 4:8, 9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Tunyigirizibwa mu buli ngeri naye tetubulwa bwekyusizo; tusoberwa naye tuba n’obuddukiro;+ 9 tuyigganyizibwa naye tetwabulirwa;+ tusuulibwa wansi naye tetuzikirira.+
23 Yakuwa bw’asanyukira amakubo g’omuntu,+Amulaga bw’alina okutambula.+ 24 Ne bwe yeesittala tagwa wansi,+Kubanga Yakuwa amukwata ku mukono n’amuwanirira.*+
8 Tunyigirizibwa mu buli ngeri naye tetubulwa bwekyusizo; tusoberwa naye tuba n’obuddukiro;+ 9 tuyigganyizibwa naye tetwabulirwa;+ tusuulibwa wansi naye tetuzikirira.+