-
Okubala 10:35Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 Essanduuko bwe yasitulibwanga okutwalibwa nga Musa agamba nti: “Situka Ai Yakuwa,+ era abalabe bo ka basaasaane, n’abatakwagala ka badduke okuva mu maaso go.”
-
-
Zabbuli 21:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Omukono gwo gulikwata abalabe bo bonna;
Omukono gwo ogwa ddyo gulikwata abo bonna abatakwagala.
-